Anyiga emitima oliwa nange onyige lyrics
Anyiga emitima oliwa nange onyige lyrics by Josephine Mukasa
Anyiga emitima oliwa nange onyige
Anyiiga emitima nzunno nange onyige
×2
Nkabyenyo nze, Nsinze nyoo hoo Mukama nyiga
Abandinyize bayiwa nsazewo gwe onyige
Onyige omutima n’ebiwundu bivewo
Nkulindiride Mukama w’otonyambe ye ani ananyamba aahh
Chorus
Kati laba, mpulira nzigwawo nzunno
Mpulira ntawa
Mbagubise banange omuntu ow’omunda
Amafumu ganfumise, Yesu mpulira nvunda
Bigambo byabwe binfumita, Yesu jangu onyige
Chorus
Tosesa balabe bange Tata, Ye sala yange
Kyebasese kimala, kyekiseera nseke
Banjeya yonna gyempita, muli ne mpulira nga nfa eenaku
Gwe kitange anyiga emitima yesawa nange onzijjeko enaku
Chorus
Song repeats
Gwe kitange anyiga emitima y’esawa nange onzijjeko enaku X4